News
Omulamuzi wa kkooti e Buvuma, Johnson Talemwa atuuzizza kkooti ku ttaka ab’ekitongole ky’ebibira (National Forest Authority, NFA) kwe baagala okusengula abantu abasoba mu 6,000.
Omukazi eyafulumide mu katambi nga aggyiddeyo bba ekiso azuuse n’attottola ekyavaako embeera eyo.
Nnamutikwa w’enkuba abaddemu omuzira ne kibuyaga agoyezza ebyalo 3 mu ggombolola y’e Namabasa n’atikkula amayumba g'abatuuze n’okusuula akasolya ka Watsemba Primary School.
EKYANKANZE, ye muwala atunda cipusi gwe yabadde yeeyogerezaako nga bw’amwekubya obuyi. Teyategedde nti nasigadde mmugobereza amaaso eno ku maduuka gye yandese. EKYANKANZE, ye muwala atunda cipusi gwe ...
Omusajja agambye nti ekisa kye yakola ku mukazi ng'amuwa obuyambi mu covid kimuzaalidde ebizibu era ne DNA zaalaga nti abaana si babe ...
Abalimi b’ebikajjo batuzizza olukiiko okutunuliira ebibasomoozezza n’engeri gye bayinza okutereeza omulimu gwabwe ...
Tuli mu mulembe gw’abakyala okulowooza nti okuba n'obwagazi , olina kubaako ddagala ly’onywa, ly’olya oba lye weesiiga ekintu ekikyamu kuba oluusi eddagala eritundibwa liba terikakasiddwa bakugu wadde ...
WABALUSEEWO okusika omuguwa mu kibiina omwegattira abattakisi mu Uganda ekya Federation of Uganda Taxi Operators, (UTOF) oluvannyuma lw’abamu ku bakulembeze mu kibiina kino okulumiriza ssentebe waabwe ...
Omusuubuzi alaajanye lwa mukazi atawulira amulumiriza okumuzaalamu abaana n’atabalabirira.
Ekikwekweto ekibaddemu okugobagana n'okusikangana ebitogi mu Kampala , kiyodde abagambibwa okuba abakyamu 42.
MU kaweefube ow’okusobozesa Bannayuganda bonna okufuna obuyambi bwe beetaaga ate mu budde, Equity Bank etongozza yinsuwa y’ebyobulamu emanyiddwa nga Equi-Life egenda okuyamba abantu bonna okubeerawo ...
ABEETABYE mu misinde gy’amazaalibwa ga Ssaabasajja mwebalekujjumbira wakati mu kire ky’enkuba ekyayiise. Nange Sandra waabwe nabaddennina okukiika, ate nze ani ayinza okusubwa okulaba ku Mutanda nga ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results