News

Abantu abakununkiriza mu mitwala ana beebagenze e Vatican okuziika Paapa Francis.Emmisa ekulembeddwamu ddiini wa abakalidinaali Giovanni Battista Re n’asaba abakulembeze ababaddewo okukolerera ...
Omutukuvu Paapa Francis aziikiddwa mu basilica ya St Mary Major Maggiore ng’eno eri wabweru wa Vatican.Omubiri gussiddwa mu mmotoka y’obwapaapa era nga ku nguudo abakungubazi bagenze bagusiibula.
Omutukuvu Paapa Francis agenze okufa nga waliwo abafumbo e Mityana bawadde omukisa ogw’enjawulo.Omukisa gutusiddwa Ssentebe w’olukiiko olw’abeepisikoopi omusumba Joseph Antony Zziwa, nga abfumbo bano ...
Kaliisoliiso wa gavumenti Betty Olive Namisango Kamya ng’ali wamu n’aba minisitule y’amasannyalaze balambudde ebbibiro ly’e Isimba ne bakakasa ng’omulimu ogwakolebwa bannansi ba China bwebaakola ...
Abazadde abatandikawo essomero ly'ekitundu (community school) elya Nakitoma SSS mu disitulikiti ye Nakasongola bakukulumidde gavumenti okulitwala kyokka abasomesa ababadde bakolamu ne bataweebwa ...
Gavumenti bagisabye ekkirize abazadde baleetengayo akasente akasaamusaamu okusobola okubaako bye bakola mu masomero gano ...
Abakasukidde ebintu byabwe wabweru ate n'ennyumba ne bagiwangulamu oluggi ...
KKOOTI y’e Nabweru egatuludde obufumbo bw'omusuubuzi w’emmotoka ow’amaanyi ku Pine mu Kampala oluvanyuma ly'omukazi okuddukira mu kooti eno olwa bba okukisussa okumukuba nga emiggo egyabuli kaseera ...
ABASUMBA ba Balokole batadde gavumenti n’ebitongole by’okwerinda ku nninga binnyonnyole lwaki tebinnakwata omusumba Joseph Ssenyonjo vva mu busibe gwe balumirizza okuwabya abantu nga yeerimbise mu ...