News
BANNANNYINI ttaka bawakanyizza enteekateeka empya Gavumenti gye yaleese ku busuulu bwe yagguddewo akawunti mu Bbanka Enkulu abeebibanja kwe banassa ssente singa ab’ettaka bagaana okuzikwata oba ...
Abatambulira ku pikipiki, abasaabaze n'abeebigere, be basinze okufiira mu bubenje obwaguddewo wiiki ewedde. Obubenje buno, bwasinze kuleetebwa ndiima, n'okuyisiza mu bifo ebikyamu. Akamu ku bubenje ...
Akulira essomero lya Mbale SS, Moses Buyera yasiimye Pulezidenti okusoosowaza ssaayansi ne tekinologiya n’ebyemikono. Yategeezezza nti beetaaga obuwumbi 4 okuzimba ekizimbe kino kiggwe era ne yeebaza ...
<p>Ddereeva ono atannamanyika bimukwatako abadde avuga mmotoka nnamba UBN 322 A kigambibwa nti atomedde omuyizi Ronnie Menya asomera mu Nawanjisi P/S n'amuleka ng'ataawa.</p> ...
Loole etomedde maama n'abaana be babiri n'ebatta! Jun 15, 2025 Abaana babiri bafudde, ate nnyaabwe n'atwalibwa mu ddwaaliro ng'ataawa mu kabenje akagudde e Iganga ku ssaawa 8:00 mu ttuntu.
ABAWAGIZI b'ekibiina kya NUP basatu bakwatiddwa, ku bigambibwa nti babadde bagezaako okwekalaakasa. Julius Kibuga 3, omutuuze w'e Katooke nga muvuzi wa mmotoka , Isma Sennabulya 25 ng'abeera Mulago ne ...
<p>Abakkiriza mu nzikiriza y'Obumu ey'omukama Ruhanga Ow'obusobozi Bisaka beeraze amaanyi nga basiima Owobusobozi Bisaka olw'okubawonya kwossa n'okubawa emikisa egibafudde abagagga. </p> ...
BAJETI y'eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2025/26 eya tuliriyooni 72 (obuwumbi 72,000) esomwa leero. Gye buvuddeko, ssaabawandiisi w'akakiiko akafuga emizannyo mu ggwanga (National Council of Sports, ...
Journalist @NewVision No Comment PULEZIDENTI Museveni ne mukyala we era minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo, Janet Museveni beewandiisizza nga bazza obuggya densite z’eggwanga mu maka ...
Abantu abatannamanyika, bawambye omusajja ne mukazi we, ne batta omusajja omukazi ne bamuleka ng’afunye ebisago eby’amaanyi. Attiddwa ye Godfrey Wayengera 45 ng'abadde mutuuze w'e Nsuube era nga ...
SIPIIKA wa palamenti Anita Among atabaganye n’eyali omumyuka wa RCC mu Rubaga Anderson Burora nga bano babadde tebalima kambugu oluvannyuma lwa Burora okusonga ennwe mu sipiika nga bw’atwala obubi ...
Manifesito Gavumenti ya NRM kwe yanoonyeza obululu eya 2021-2026 yasuubiza okukola ebintu 577. Mu myaka ebiri n’ekitundu egyasooka ebitundu 35 ku 100 byakolebwa.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results