News
EYALI omuduumizi wa Poliisi mu bitundu by’eggwanga eby'enjawulo okuli Jinja Road, Butambala n’ewalala eyasangiddwa ng’afiiridde mu maka ge akwasizza abantu 4 okuli ne mukyala we.
Omukazi asambazze byonna ebyogerwa nti ye yavuddeko okufa kwa bba!
OMUYIMBI dokita Jose Chameleone asabye abamwegomba okumukoppako okwagala Katonda n’okumutenderezanga.
SHEILAH Gashumba yeesozze ensiike y’okutabula emiziki.
EKITEBE kya America mu Uganda kyakwongera okuwaayo obuyambi okulwanyisa ekirwadde kya Ebola okusaasaana n’okutaasa obulamu bw’abantu.
ABAKUGU bakyagenda mu maaso n'okwekebejja omulambo gw'omuserikale wa poliisi agambibwa okuba nti yesse.
OBUVUNAANYIZIBWA bwa Bannayuganda okulya emmere ennamu tebukoma kw’eyo ennime yokka wabula butuuka ne kw’ebyo ebirundibwa.
AKULIRA amakanisa ga Victory Church mu ggwanga, Dr. Joseph Sserwadda, asoomoozezza Bannaddiini nti, bakomye okwekkiriranya wabula boogere ebirumaeggwanga nga tebeetiiriridde.
"Bwe bubaawo mulina okukimanya nti obufumbo bw'abantu babiri bokka era ensonga muzigonjoole mwekka na mwekka!
Omutukuvu Paapa Francis, akulira Eklezia Katulika mu nsi yonna,afudde. Ono afiiridde mu ddwaaliro lya Rome Gemelli ku myaka 88 era abadde yaakamala mu ddwaaliro ennaku 38 okuva lwe baalangirira nti ...
OBUKRISTU bwaffe, ekikolo kyabwo kwe kukkiriza nti Yezu yazuukira. Okukkiriza kuno mulimu okusoomoozebwa kunene. Si kuffe ffekka abataalaba ku Yezu mu bulamu bwe naye n’abo abaali naye mu bulamu ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results