News

Gavumenti bagisabye ekkirize abazadde baleetengayo akasente akasaamusaamu okusobola okubaako bye bakola mu masomero gano ...
BBULOOKA w’ettaka Hajji Mohammad Kamoga owa Kamoga Property Master akwatiddwa bawannyondo ba kkooti ku kibaluwa bakuntumye ekyamuyisibwako ne bamukunguzza ekiwejjwejjo mu kkooti gye bamusimbye mu ...
Mukaweefube wa gavumenti ow’okutumbula ssaayansi, abasomesa ba pulayimale mu disitulikiti y’e Mpigi batendekeddwa mu kusomesa nga bakozesa ebintu (science kits) eby’omulembe ebyayiiyizibwa munkola eya ...
SSABAKRISTU w'eggwanga era nga y'amyuka akulira kampuni ya Vision Group Jarvesi Ndyanabo , atendereza emirimu emirungi ennyo ,egikoleddwa Omugenzi Paapa Francis okwetooloola ensi yonna.
AKULIRA Daawa e Kayunga era era omuwandiisi w’ensonga z’eddiini mu Greater Mukono, Sheikh Mugwanya Abudu Magidu akuutidde Abasiraamu bave mu kuneneng’ana kubanga kino kibatoolako butoozi mu kifo ...
AKULIRA ekibiina kya NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu atuuzizza Bannabyabufuzi bateekateeka okwesimbawo ku kkaadi ya NUP mu 2026 mu bifo ebyenjawulo mukitundu kya Buganda n’abawa ebiragiro bye balina ...
ABAANA b’omugenzi Bulaimu MUwanga Kibirige ‘BMK’ nga bali n’aba ffamire abalala balumbye e Buzinga ewali emu ku mmaali yaabwe ebadde yanyagibwa ne banunula ekizimbe.
OMUMYUKA asooka owa Kaggo, Ronald Bakulu Mpagi asabye abantu okwettanira okwekebeza n’okufuna o ujjanjabi kibayambe okwegobako endwadde.
Emikwano egirimbira abaami abafumbo ekigendererwa kyabwe ki?
EYALI omuduumizi wa Poliisi mu bitundu by’eggwanga eby'enjawulo okuli Jinja Road, Butambala n’ewalala eyasangiddwa ng’afiiridde mu maka ge akwasizza abantu 4 okuli ne mukyala we.