Omwana ono Muzira kisa ye yamulonda era namutwala ku poliisi ye Katooke wabula nga yafunamu ekisago ku liiso . Abazadde basiimye NTV gye bagamba nti yayambye nnyo nga mu kuzuula omwana waabwe ...
Gyebuvuddeko NTV yalaga emboozi y'omwana ow'emyaka 16 eyali aliisibwa mukamaawe akakanja e Kira mu disitulikiti ye Wakiso. Oluvanyuma lw'okulaba emboozi eyo waliwo omuzira kisa owa Rotary eyavaayo ...